Genesis 35:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Zilupa omuzaana wa Leya: Gaadi ne Aseeri. Beebo batabani ba Yakobo abaamuzaalirwa mu Paddani-Aramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Zirupa omuweereza wa Leeya be ba: Gaadi ne Aseri. Bano be batabani ba Yakobo abaamuzaalirwa mu Padanalaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Zirupa, omuzaana wa Leeya: Gaadi ne Aseri. Abo be batabani ba Yakobo, abaamuzaalirwa e Padanalaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Zilupa, omuzaana wa Leeya: Gaadi ne Aseri. Abo be batabani ba Yakobo, abaamuzaalirwa mu Paddanaraamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abaana ba Zirupa, omuzaana wa Leeya; Gaadi ne Aseri: abo be batabani ba Yakobo, abaamuzaalirwa mu Padanalaamu.