Genesis 35:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'alabikira Yakobo omulundi omulala, ng'amaze okukomawo ng'ava e Paddani-Aramu, n'amuwa omukisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo bwe yava mu Padanalaamu Katonda n’amulabikira, n’amuwa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'alabikira nate Yakobo, bwe yava mu Padanalaamu, n'amuwa omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo bwe yava mu Paddanaraamu, Katonda n'amulabikira nate, n'amuwa omukisa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'alabikira nate Yakobo, bwe yava mu Padanalaamu, n’amuwa omukisa.