Genesis 36:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mazadde ga Ezawu oba Edomu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino bye bifa ku b’olulyo lwa Esawu, ye Edomu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuno kwe kuzaala kwa Esawu, ayitibwa Edomu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bazzukulu ba Esawu, era ayitibwa Edomu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okuzaala kwa Esawu (ye Edomu) kwe kuno.