Genesis 36:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya ga batabani ba Ezawu: Elifazi mutabani wa Ada muka Ezawu, ssaako Reweli mutabani wa Basemati muka Ezawu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani be baali: Erifaazi eyamuzaalirwa Ada, ne Leweri eyamuzaalirwa Basimansi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
batabani ba Esawu amannya gaabwe ge gano: Erifaazi omwana wa Ada mukazi wa Esawu, Leweri omwana wa Basimansi mukazi wa Esawu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya ga batabani ba Esawu: Elifaazi omwana wa Ada muka Esawu, ne Reweli omwana wa Basemati era muka Esawu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
batabani ba Esawu amannya gaabwe ge gano: Erifaazi omwana wa Ada omukazi wa Esawu, Leweri omwana wa Basimansi omukazi wa Esawu.