Genesis 36:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Reweli be bano: Nakati, Zeraki, Samma ne Mizza: bano be bazzukulu ba Basemati muka Ezawu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be batabani ba Leweri: Nakasi, ne Zeera, ne Saama ne Mizza. Abo be bazzukulu ba Esawu ne mukazi we Basemasi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaana ba Leweri baabano: Nakasi, Zeera, Samma, ne Mizza. Abo be baali abaana ba Basimansi omukazi wa Esawu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be batabani ba Reweli: Nakati ne Zeera, Samma ne Mizza. Abo be baana abaasibuka mu Basemati muka Esawu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Leweri baabano; Nakasi, ne Zeera, Samma, ne Mizza: abo be baali abaana ba Basimansi omukazi wa Esawu.