Genesis 36:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omwami Kora, omwami Gatamu, n'omwami Amaleki. Bano be baami ba Elifazi mu Edomu, era bano be bazzukulu ba Ada.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Koola, ne Gatamu ne Amaleki abaali mu nsi ya Edomu be batabani ba Ada.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekya Koola, ekya Gatamu n'eky'Amaleki. Ebyo bye bika ebyava mu Erifaazi mu nsi ya Edomu, era be bazzukulu ba Ada.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Koora, ne Gatamu, ne Amaleki. Abo be bakulu b'ennyumba z'abaasibuka mu Elifaazi mu nsi ya Edomu, era bazzukulu ba Ada.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omukungu Koola, omukungu Gatamu, omukungu Amaleki: abo be bakungu abaava mu Erifaazi mu nsi ya Edomu; abo be baana ba Ada.