Genesis 36:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo be batabani ba Ezawu n'abaami baabwe. Ezawu ye Edomu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo bonna be baava mu Esawu, ye Edomu, era be bakulu b’enda zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baana ba Esawu, ayitibwa Edomu n'ebika byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be bazzukulu ba Esawu ayitibwa Edomu, era abo be bakulu b'ennyumba z'abamusibukamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baana ba Esawu, n'abo be bakungu baabwe: oyo ye Edomu.