Genesis 36:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezawu bakazi be yabaggyanga mu bakazi Abakanaani: Ada muwala wa Eloni Omukitti ne Olibama muwala wa Ana muzzukulu wa Zibewoni Omukivi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Esawu yawasa abakazi ng’abaggya mu Bakanani: Yawasa Ada muwala wa Eroni Omukiiti, ne Okolibama muwala wa Ana mutabani wa Zibyoni Omukiivi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Esawu yawasa ku bawala b'Abakanani: Ada muwala wa Eroni Omukiiti, Okolibama muwala wa Ana, muzzukulu wa Zibyoni Omukiivi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Esawu yawasa abakazi Abakanaani, Ada muwala wa Eloni Omuhiiti, ne Oholibama muwala wa Ana, muwala wa Zibiyoni omuhiivi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Esawu yawasa ku bawala ba Kanani; Ada muwala wa Eroni Omukiiti, ne Okolibama muwala wa Ana, omuwala wa Zibyoni Omukiivi;