Genesis 36:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be batabani ba Seyiri Omukori abaalinga mu nsi: Lotani, Sobali, Zibewoni, Ana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Seyiri Omukooli abaabeeranga mu Edomu be ba Lotani, ne Sobali, ne Zibyoni, ne Ana,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Seyiri Omukooli, abaatuulanga mu nsi ya Edomu be bano: Lotani, Sobali, Zibyoni, ne Ana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be baana ba Seyiri Omuhoori, abatuuze b'omu nsi ya Edomu: Lotani, ne Sobali ne Zibiyoni ne Ana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Seyiri Omukooli, be baatuulanga mu nsi, baabano; Lotani ne Sobali ne Zibyoni ne Ana,