Genesis 36:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kori ne Emamu be baali batabani ba Lotani; mwannyina Lotani nga ye Timuna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Lotani baali Kooli, ne Kemamu, era Lotani yalina mwannyina nga ye Timuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Lotani be bano: Koli ne Kemamu; mwannyina Lotani ye Timuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Lotani be bano: Ori ne Hemami. Mwannyina Lotani ye Timuna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Lotani be bano Koli ne Kemamu; ne mwannyina Lotani ye Timuna.