Genesis 36:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be baana ba Ana: Disoni ne muwala we Olibama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Ana be ba Disoni ne Okolibama omuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Ana be bano: Disoni ne Okolibama omuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be baana ba Ana: Disoni ne Oholibama omuwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Ana baabano; Disoni ne Okolibama omuwala wa Ana.