Genesis 36:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be batabani ba Ezeri: Biluwani, Zaavani ne Akani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aba Ezeri be ba Birani, ne Zaavani ne Akani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Ezeri be bano: Birani, Zaavani ne Akani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Ezeri be bano: Bilihaani ne Zaavani ne Akani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Ezeri baabano; Birani ne Zaavani ne Akani.