Genesis 36:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be baami b'Abakori: omwami Lotani, omwami Sobali, omwami Zibewoni, omwami Ana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bakulu b’enda za Bakooli: Lotani, ne Sobali, ne Zibyoni, ne Ana,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebika ebyava mu Bakooli bye bino: ekika kya Lotani, ekya Sobali, ekya Zibyoni, n'ekya Ana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bakulu b'ennyumba z'abaasibuka mu Bahoori: Lotani ne Sobali, ne Zibiyoni ne Ana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaami abaava mu Bakooli baabano; omwami Lotani, omwami Sobali, omwami Zibyoni, omwami Ana,