Genesis 36:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu, nga bakabaka ba Abayisirayeli tebanabafuga:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabaka abafuga ensi ya Edomu, nga tewannaba na kabaka afuga Isirayiri be bano:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bassekabaka abaafuga mu nsi ya Edomu nga tewannabaawo kabaka yenna afuga mu baana ba Isiraeri be bano:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bassekabaka abaafuga mu nsi ya Edomu nga tewannabaawo kabaka n'omu afuga Bayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bassekabaka abaafuga mu nsi ya Edomu, nga tewannafuga kabaka yenna abaana ba Isiraeri, baabano.