Genesis 36:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bela mutabani wa Bewori yali kabaka mu Edomu; ekibuga kye nga kiyitibwa Dinuwaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bera mutabani wa Byori yafuga Edomu ng’asinziira mu kibuga kye Dinukaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bera mutabani wa Byoli n'afuga mu Edomu; n'ekibuga kye nga kiyitibwa Dinukaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bela mutabani wa Beyori n'afuga mu Edomu, era ekibuga kye nga kiyitibwa Dinuhaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bera omwana wa Byoli n'afuga mu Edomu; n'ekibuga kye erinnya lyakyo Dinukaba.