Genesis 36:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bela bwe yafa, Yobabu mutabani wa Zeraki ow'e Bozura n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bera bwe yafa Yobabu mutabani wa Zeera ow’e Bozula n’afuga mu kifo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bera n'afa, Yobabu mutabani wa Zeera ow'e Bozula n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bela n'afa, Yobabu mutabani wa Zeera ow'e Bozira n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bera n'afa, Yobabu omwana wa Zeera ow'e Bozula n'alya obwakabaka mu kifo kye.