Genesis 36:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yobabu bwe yafa, Kusamu ava mu Bateemani n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yobabu bwe yafa Kusamu Omutemani n’afuga mu kifo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yobabu n'afa, Kusamu ow'ensi ya Abatemami n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yobabu n'afa, Husamu ow'omu nsi y'Abatemani n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yobabu n'afa, Kusamu ow'ensi ya Abatemami n'alya obwakabaka mu kifo kye.