Genesis 36:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo bwe yafa, Baali-Kanaani mutabani wa Akubori n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawuli bwe yafa, Baalukanani mutabani wa Akubooli n’afuga mu kifo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawuli n'afa, Baalukanani omwana wa Akubooli n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawuuli n'afa, Baalikanaani mutabani wa Akuboori n'alya obwakabaka mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawuli n'afa, Baalukanani omwana wa Akubooli n'alya obwakabaka mu kifo kye.