Genesis 36:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ada yazaalira Ezawu Elifazi, ne Basemati n'azaala Reweli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ada n’azaalira Esawu Erifaazi, ne Basimansi n’azaala Leweri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ada n'azaala Erifaazi; Basimansi n'azaala Leweri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ada n'azaala Elifaazi, ne Basemati n'azaala Reweli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ada n'azaalira Esawu Erifaazi; ne Basimansi n'azaala Leweri: