Genesis 36:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olibama yazaala Yewusi, Yalamu ne Kora. Abo be batabani ba Ezawu abamuzaalirwa mu nsi Kanaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Okolibama n’azaala Yewusi, ne Yalamu ne Koola; abo be batabani ba Esawu abaamuzaalirwa mu nsi ya Kanani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Okolibama n'azaala Yewusi, Yalamu, ne Koola. Abo be batabani ba Esawu, abaamuzaalirwa mu nsi ya Kanani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Oholibama n'azaala Yewusi ne Yolamu ne Koora. Abo be batabani ba Esawu abaamuzaalirwa mu nsi ya Kanaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Okolibama n'azaala Yewusi, ne Yalamu, ne Koola: abo be batabani ba Esawu, abaamuzaalirwa mu nsi ya Kanani.