Genesis 37:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bamusuula mu kinnya; kyali kikalu nga temuli mazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bamutwala ne bamusuula mu bunnya obwali obukalu nga tebuliimu mazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bamutwala ne bamusuula mu bunnya obwali obukalu nga temuli mazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bamutwala, ne bamusuula mu bunnya obwali obukalu nga temuli mazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bamutwala ne bamusuula mu bunnya: n'obunnya bwali bukalu nga temuli mazzi.