Genesis 37:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda n'agamba baganda be nti: “Bwe tunatta muganda waffe ne tukweka omusaayi gwe kinaatugasa ki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda kwe kugamba baganda be nti, “Kitugasa ki okutta muganda waffe n’okuyiwa omusaayi gwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda n'agamba baganda be nti, “Kiritugasa kitya okutta muganda waffe n'okukisa omusaayi gwe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda n'agamba nti: “Kiritugasa ki okutta muganda waffe n'okukisa omusaayi gwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda n'agamba baganda be nti Kiritugasa kitya okutta muganda waffe n'okukisa omusaayi gwe?