Genesis 37:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rubeni agenda okudda ku kinnya, yasanga Yozefu taliimu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lewubeeni bwe yadda n’alaga ku bunnya n’alaba nga Yusufu taliimu, n’ayuza engoye ze,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lewubeeni bwe yaddayo awali obunnya, n'asanga nga Yusufu taliimu, n'ayuza ebyambalo bye olw'okunakuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rewubeeni bwe yaddayo ku bunnya n'asanga nga Yosefu taliimu, n'ayuza ebyambalo bye olw'okunakuwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lewubeeni n'addayo eri obunnya; era, laba, Yusufu teyali mu bunnya; n'ayuzaayuza engoye ze.