Genesis 37:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ayuza ebyambalo bye, n'agenda eri baganda be n'abagamba nti: “Omwana taliimu, nze nnadda wa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’addayo eri baganda be n’abagamba nti, “Omwana taliiyo. Kale naamunoonyeza wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addayo eri baganda be, n'agamba nti, “Omwana taliiyo. Kale nze n'addawa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'addayo eri baganda be, n'agamba nti: “Omwana taliiyo. Kale nze nadda wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addayo eri baganda be, n'ayogera nti Omwana taliiyo; nange ndigenda wa?