Genesis 37:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batta embuzi ennume, ne baddira ekkanzu ye ne baginnyika mu musaayi gwayo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne baddira ekyambalo kya Yusufu, ne batta embuzi, ne bakinnyika mu musaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batta embuzi ennume ne bannyika ekyambalo kya Yusufu mu musaayi gwayo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne batta embuzi ennume, ne bannyika ekyambalo kya Yosefu mu musaayi gwayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baddira ekizibawo kya Yusufu, ne batta embuzi ennume, ne bannyika ekizibawo mu musaayi;