Genesis 37:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu Yozefu yaloota ekirooto, bwe yakinyumizaako baganda be, ne bamukyawa okusingawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lumu Yusufu n’aloota ekirooto, n’agenda n’akitegeeza baganda be, ne beeyongera nnyo okumukyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'aloota ekirooto, n'akibuulira baganda be; ne beeyongera nate okumukyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yosefu n'aloota ekirooto. Bwe yakibuulira baganda be, ne beeyongera okumukyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'aloota ekirooto, n'akibuulira baganda be: ne beeyongera nate okumukyawa.