Genesis 38:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tamari bwe baamubuulira nti: “Ssezaala wo wuuyo ayambuka e Timuna okumwa endiga ebyoya,”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tamali bwe kyamubuulirwa nti, “Sezaala wo agenda e Timuna okusala ebyoya by’endiga ze,”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babuulira Tamali nti, “Laba, ssezaala wo ayambuka e Timuna okusala endiga ze ebyoya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne babuulira Tamari nti: “Ssezaala wo ayambuka e Timuna okusalako endiga ze ebyoya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babuulira Tamali nti Laba, ssezaala wo ayambuka e Timuna okusala endiga ze ebyoya.