Genesis 38:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda bwe yamulaba, n'ateebereza nti mukazi malaaya, kubanga yali yeebisse mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda bwe yamulaba, n’amulowooza okuba omu ku bamalaaya, kubanga yali abisse amaaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda bwe yamulaba, n'alowooza nti mwenzi; kubanga yali yeebisse mu maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda bwe yamulaba, n'alowooza nti malaaya, kubanga yali yeebisse mu maaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda bwe yamulaba, n'alowooza nga mwenzi; kubanga yali yeebisse mu maaso.