Genesis 38:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Nzija kukuweereza akabuzi okuva mu ggana lyange.” Tamari n'amubuuza nti: “Musingo ki gw'onondekera okutuusa ng'oguweerezza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda n’amuddamu nti, “Nnaakuweereza embuzi ento.” N’amubuuza nti, “Onompa omusingo nga tonnagimpeereza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Ndikuweereza omwana gw'embuzi ogw'omu kisibo.” N'ayogera nti, “Onoompa omusingo, okutuusa lw'oliguweereza?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda n'addamu nti: “Nnaakuweereza embuzi ento, okuva mu ggana lyange.” N'agamba nti: “Onompa omusingo okutuusa lw'onoogiweereza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Ndikuweereza omwana gw'embuzi ogw'omu kisibo. N'ayogera ati Onompa omusingo, okutuusa lw'oliguweereza?