Genesis 38:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'asituka n'agenda, n'aggyako ekiremba, n'addamu n'ayambala eby'obwannamwandu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tamali n’agolokoka n’agenda, n’aggyako ekiremba n’ayambala ebyambalo by’obwannamwandu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tamali n'asituka n'agenda n'ayambulamu eky'okubikka ku mutwe, n'ayambala ebyambalo eby'obwannamwandu bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tamari n'asituka n'agenda, ne yeggyako ekitambaala ku mutwe, n'ayambala ebyambalo eby'obwannamwandu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agolokoka, ne yeegendera, n'ayambulamu olw'okubikka ku mutwe, n'ayambala ebyambalo eby'obunnamwandu bwe.