Genesis 38:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyo Yuda yalabayo omuwala, muwala wa Suwa Omukanaani, n'amuwasa, ne yeebaka naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda n’alabayo muwala wa Suwa, Omukanani, n’amuwasa, ne yeetaba naye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda n'alabayo omuwala w'Omukanani, erinnya lye Suwa, n'amuwasa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda n'alabayo omuwala azaalibwa Omukanaani. Erinnya ly'Omukanaani oyo lyali Suuwa. Yuda n'awasa omuwala oyo ow'Omukanaani,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda n'alabayo omukazi omwana w'Omukanani erinnya lye Suwa; n'amutwala, n'ayingira gy'ali.