Genesis 38:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuzaala kwali kunaatera, n'asangibwa ng'alina abalongo mu lubuto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiseera eky’okuwona bwe kyatuuka n’alabika nga wakuzaala balongo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka entuuko ze ez'okuzaala bwe zaatuuka, ne kitegeerekeka nti agenda kuzaala balongo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ekiseera kye eky'okuzaala bwe kyatuuka, ne kimanyika nga yali agenda kuzaala balongo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka entuuko ze bwe zaatuuka okuzaala, laba, abalongo ne baba mu lubuto lwe.