Genesis 38:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabeera olubuto n'azaala omwana wa bulenzi n'amutuuma Eri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’aba olubuto n’azaala omwana owoobulenzi n’amutuuma erinnya Eri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aba olubuto, n'azaala omwana ow'obulenzi; Yuda n'amutuuma erinnya Eri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
omuwala n'aba olubuto n'azaala omwana wa bulenzi, Yuda n'amutuuma erinnya Eri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aba olubuto, n'azaala omwana ow'obulenzi; Yuda n'amutuuma erinnya Eri.