Genesis 38:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma muganda we n'afuluma eyalina wuzi entwakaavu ku mukono; ye n'ayitibwa Zeraki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma muganda we n’afuluma n’akawuzi akaakakobe nga kali ku mukono gwe, n’ayitibwa Zeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma muganda we n'afuluma, eyalina akagoye akamyufu ku ngalo ze; n'amutuuma erinnya Zeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma muganda we n'afuluma ng'alina akawuzi akamyufu ku kibatu kye n'atuumibwa erinnya Zeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma muganda we n'afuluma, eyalina akagoye akamyufu ku ngalo ze: n'atuumwa erinnya Zeera.