Genesis 38:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yaddamu n'aba olubuto, n'azaala era omwana mulenzi, n'amutuuma Onani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukyala wa Yuda n’aba olubuto olulala n’azaala omwana omulenzi n’amutuuma Onani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aba olubuto nate, n'azaala omwana ow'obulenzi; n'amutuuma erinnya Onani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'aba olubuto nate, n'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Onani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aba olubuto nate, n'azaala omwana ow'obulenzi; n'amutuuma erinnya Onani.