Genesis 38:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayongera n'azaala omulenzi omulala, n'amutuuma Sela. We yamuzaalira, Yuda yali abeera Kezibu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’azaala omwana omulala n’amutuuma Seera. Yamuzaalira mu Kezibu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate n'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Seera; Yuda yali mu Kezibi, bwe yazaalibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nate n'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Seela. Yuda yali agenze Kezibu omulenzi okuzaalibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate n'azaala omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Seera: ne Yuda yali mu Kezibi, bwe yamuzaala.