Genesis 38:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda yafunira Eri, omuggulanda we, omukazi erinnya lye Tamari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Yuda n’awasiza mutabani we omukulu, Eri, omukazi erinnya lye Tamali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda n'awasiza Eri omwana we omubereberye omukazi, erinnya lye Tamali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda n'awasiza Eri, omwana we omubereberye, omukazi, erinnya lye Tamari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda n'awasiza Eri omwana we omubereberye omukazi, erinnya lye Tamali.