Genesis 38:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Eri omuggulanda wa Yuda yali mubi mu maaso ga Katonda, Katonda n'amutta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Eri mutabani wa Yuda omukulu n’aba mwonoonyi mu maaso ga Mukama; Mukama n’amutta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Eri, omubereberye wa Yuda, yali wa mpisa mbi mu maaso ga Mukama; Mukama n'amutta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Eri, omwana omubereberye owa Yuda, yali wa mpisa mbi mu maaso ga Mukama, Mukama n'amutta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Eri, omubereberye wa Yuda, yali mubi mu maaso ga Mukama; Mukama n'amutta.