Genesis 40:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omukulu w'abafumbiro n'amuwanika ku kalabba, nga Yozefu bwe yali abavvuunudde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kyokka ye omukulu w’abafumbi n’amuwanika ku muti, nga Yusufu bwe yavvuunula ebirooto byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye n'awanika omufumbiro omukulu, nga Yusufu bwe yabategeeza amakulu g'ebirooto byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kabaka n'awanika ku muti omufumbiro omukulu, nga Yosefu bwe yabavvuunulira ebirooto.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye n'awanika omufumbiro omukulu: nga Yusufu bwe yabategeeza amakulu.