Genesis 40:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya Yozefu bwe yajja gye bali n'alaba nga banakuwavu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yusufu bwe yajja gye bali ku makya, n’abalaba nga beeraliikirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'ajja gye baali ku makya, n'abasanga nga banakuwadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu bwe yagenda gye baali enkya ku makya, n'alaba nga beeraliikiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'ayingira gye baali enkya, n'abalaba, era, laba, baali banakuwadde.