Genesis 41:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga wayise emyaka ebiri, Faraawo n'afuna ekirooto. Laba, yali ayimiridde ku mugga Kiyira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’emyaka ebiri emirambirira, Falaawo n’aloota ng’ayimiridde ku mugga Kiyira;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka emyaka ebiri emirambirira bwe gyayitawo, Falaawo n'aloota ng'ayimiridde ku mugga Kiyira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emyaka ebiri emirambirira bwe gyayitawo, kabaka n'aloota. Yaloota n'alaba ng'ayimiridde ku Mugga Kiyira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka emyaka ebiri emirambirira bwe gyayitawo, Falaawo n'aloota: era, laba, yali ayimiridde ku mugga.