Genesis 41:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu Kabaka yasunguwalira abaweereza be, nze n'omukulu w'abafumbiro, n'atussa mu kkomera ly'omukulu w'abakuumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Falaawo bwe yasunguwalira abaddu be, nze n’omukulu w’abafumbi n’atuteeka mu kkomera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo bwe yasunguwalira abaddu be, n'abasibira mu nnyumba ey'omukulu w'abambowa, nze n'omufumbiro omukulu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi kabaka, bwe wasunguwalira abaweereza bo, nze n'omufumbiro omukulu, n'otusibira mu nnyumba y'omukulu w'abaserikale abakuumi b'olubiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo yasunguwalira abaddu be, n'ansibira mu unyumba ey'omukulu w'abambowa, nze n'omufumbiro omukulu: