Genesis 41:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo n'anyumiza Yozefu nti: “Mu kirooto, nabadde nyimiridde ku lubalama lwa Kiyira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Falaawo n’agamba Yusufu nti, “Laba, bwe nabadde nga nneebase ne ndoota nga nnyimiridde ku lubalama lw’omugga Kiyira;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo n'agamba Yusufu nti, “Mu kirooto kyange, nnabadde nga nnyimiridde ku mabbali g'omugga Kiyira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'agamba Yosefu nti: “Mu kirooto kyange, nabadde nnyimiridde ku mabbali g'omugga Kiyira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo n'agamba Yusufu nti Mu kirooto kyaage, laba, nga nnyimiridde ku mabbali g'omugga: