Genesis 41:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe mbuulide Faraawo, bwe kiri, nti Katonda abikkulidde Faraawo ky'agenda okukola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nga bwe ŋŋambye Falaawo, Katonda alaze Falaawo ekyo ky’agenda okukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo bye bigambo bye nkumbuulidde, ayi Falaawo; Katonda akulaze by'agenda okukola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo kye nkugambye, ayi kabaka, nti Katonda akulaze by'agenda okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo kye kigambo kye mbuulidde Falaawo: Katonda by'agenda okukola, yabiraga Falaawo.