Genesis 41:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno mu Misiri mwonna mujja kubaamu emyaka musanvu egy'ekyengera;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wajja kubaawo emyaka musanvu egy’ekyengera mu nsi yonna ey’e Misiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, walibaawo emyaka musanvu (7) egy'ekyengera ekingi mu nsi yonna ey'e Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Walibeerawo emyaka musanvu egy'ekyengera ekingi mu nsi yonna ey'e Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, girijja emyaka musanvu egy'ekyengera ekingi mu nsi yonna ey'e Misiri: