Genesis 41:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwero gulyerabirwa olw'enjala eriddirira, kubanga eriba ya maanyi nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyengera tekirimanyika n’akatono olw’enjala empitirivu era embi ennyo, eribuna Misiri yenna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyengera kiryerabirirwa ddala mu nsi, olw'enjala erikiddirira, kubanga eriba nnyingi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyengera kiryerabirirwa ddala mu nsi, olw'enjala erikiddirira, kubanga eriba nnyingi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekyengera tekirimanyibwa mu nsi olw'enjala erikiddirira; kubanga eriba nnyingi nnyo.