Genesis 41:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo era yandironze bannampala bawooze ekyokutaano eky'amakungula mu myaka omusanvu egy'ekyengera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era asseewo abalabirira balabirire ensi bakuŋŋaanye ekimu ekyokutaano eky’emmere ey’empeke yonna mu nsi ey’e Misiri okumalirako ddala emyaka omusanvu egy’ekyengera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo akole bw'atyo, era asseewo abalabirizi ku nsi, atereke ekitundu eky'ekkumi eky'ensi ey'e Misiri mu myaka omusanvu (7) egy'ekyengera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ayi kabaka, teekawo abakungu mu ggwanga, otereke ekitundu kimu ku bitundu bitaano eby'emmere yonna, eririmibwa mu nsi ey'e Misiri, mu myaka omusanvu egy'ekyengera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo akole bw'atyo, era asseewo abalabirizi ku nsi, atereke ekitundu eky'ekkumi eky'ensi ey'e Misiri mu myaka omusanvu egy'ekyengera.