Genesis 41:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekirowoozo ekyo ne kisanyusa Faraawo n'abakungu be bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo bya Yusufu ne biwulikika bulungi mu matu ga Falaawo n’ag’abaweereza be bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enteekateeka eyo yali nnungi mu maaso ga Falaawo ne mu maaso g'abaddu be bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'abaweereza be bonna, ne basiima entegeka eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekigambo ekyo kyali kirungi mu maaso ga Falaawo, ne mu maaso g'abaddu be bonna.