Genesis 41:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo n'agamba abakungu be nti: “Tunaasobola okuzuula omuntu afaanana ng'ono, ajjudde omwoyo gwa Katonda?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Falaawo n’agamba abaweereza be nti, “Tuyinza okufuna omuntu ng’ono Yusufu omuli Omwoyo wa Katonda?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo n'agamba abaddu be nti, “Tuyinza okulaba omusajja afaanana ng'oyo, omusajja omuli omwoyo gwa Katonda?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'agamba abaweereza be nti: “Tuyinza okuzuulayo omusajja ali ng'ono, omusajja ajjudde omwoyo gwa Katonda?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo n'agamba abaddu be nti Tuliyinza okulaba omusajja afaanana ng'oyo, omusajja omuli omwoyo gwa Katonda?