Genesis 41:57 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gonna ne gajjanga mu Misiri, okugula eŋŋano ewa Yozefu, kubanga enjala yali ekanyizza mu nsi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi zonna nazo ne zijja e Misiri eri Yusufu okugula emmere; kubanga enjala yayitirira mu nsi zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ne bavanga mu nsi zonna ne bajjanga mu Misiri eri Yusufu okugula eŋŋaano, olw'enjala eyali ennyingi mu nsi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne bavanga mu nsi zonna, ne bajja mu Misiri eri Yosefu okugula eŋŋaano, kubanga enjala yali nnyingi mu nsi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ab'ensi zonna ne bajjira Yusufu mu Misiri okugula eŋŋaano; kubanga enjala yali nnyingi mu nsi zonna.